Read, copy, and download the Singa lyrics LRC file, which provides synchronized music subtitles for the song Singa by Bobi Wine from the album Caroline. Our LRC file is created using the free "LRC File Maker" tool and matches the official length of the song, which is 05:28.54. Additionally, you can download the lyrics in TXT (.txt), SRT (.srt), and PDF (.pdf) formats.
[ti:Singa]
[ar:Bobi Wine]
[al:Caroline]
[lang:Swahili]
[length:05:28.54]
[by:Jun]
[re:www.LRCFind.com]
[ve:v0.0.5]
[00:00.00]
[00:22.57]Waliwo lwembera awo nga sikulabako
[00:25.88]Olwo mu mutima ne nyolwa
[00:28.18]Olwo ne nkuyiyiza obuyimba obw'okumukumu
[00:30.86]Naye n'eza studio nezibula
[00:33.65]Njagala nkuyimbire akayimba ak'omukwano akanyuma bakakubenga ne ku radio
[00:38.91]Eh, nga ne bw'oba oli eyo nga tondabako
[00:42.31]Ng'otekako butesi
[00:44.60]Njagala nyo nkutambuzeko mu bifo ebye beyi
[00:47.26]Lwakuba nga sente zibula
[00:49.42]Oh! Mukwano nandibade, mbikutusako
[00:52.77]Lwakuba nga sente zibula
[00:54.57]Naye mukwano
[00:55.40]Singa nze Museveni
[00:57.89]Nandifuzenga nawe mu ntebe, madam
[01:00.56]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[01:03.41]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[01:06.04]Singa, nze Sudhir omugaga
[01:08.98]Nandikunazizanga sente
[01:11.41]Singa nalina amanyi
[01:12.90]Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu baby
[01:17.04]Singa nze Museveni
[01:19.57]Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear
[01:22.51]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[01:24.93]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[01:28.11]Singa, nze Sudhir omugaga
[01:30.92]Nandikunazizanga sente
[01:32.95]Singa nalina amanyi
[01:34.82]Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi
[01:39.10]♪
[01:48.88]Naye mukwano, uh uh, uh uh
[01:50.86]Mpulira bubi walayi
[01:52.52]Mpulira nga agudemu akazole
[01:54.31]Eh! Wulira gwe uh uh, uh uh
[01:56.28]Njagala nkuwe buli kalungi koyoya nfube nkalete
[01:59.86]Eyo enkoko njagala n'ojjirya
[02:01.60]Ne beer njagala n'omunywa
[02:02.96]Ky'ova olaba nga nfiirawo nzinonye
[02:05.53]Omulungi njagala onyumirwe
[02:07.16]Nga nange bwengalya
[02:08.91]Buli kyenkola nkola kikyo malayika
[02:11.23]Kabite njagala onyumirwe, n'emotoka ovuge
[02:13.94]Naye nkutambuliza ku boda bambi
[02:16.32]Njagala nkutwaleko mu Africana olabe ku ragga dee
[02:19.55]Olabe ne Juliana ng'ayimba
[02:21.99]Ng'ebyo bi chips bwoyoya, nga nange bwengula
[02:24.97]Okakase nti bambi nkwagala baby
[02:27.67]Singa nze Museveni
[02:30.33]Nandifuzenga nawe mu ntebe, madam
[02:33.05]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[02:36.00]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[02:38.50]Singa, nze Sudhir omugaga
[02:41.40]Nandikunazizanga sente
[02:43.80]Singa nalina amanyi
[02:45.53]Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu baby
[02:49.47]Singa nze Museveni
[02:51.88]Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear
[02:54.58]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[02:57.63]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[03:00.28]Singa, nze Sudhir omugaga
[03:02.85]Nandikunazizanga sente
[03:05.17]Singa nalina amanyi
[03:06.88]Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi
[03:11.44]Sirina sente sirina motoka
[03:14.33]Naye mpulira nkwagala
[03:16.30]Sirina nyumba, sirina, byabugaga mu nsi
[03:19.74]Naye mpulira nkwagala
[03:21.39]Nandibade seccuriko ne nkukuma
[03:23.22]Kuba ne landlord wange
[03:24.82]Ne lwesisuzeyo alubala
[03:26.50]Wabula ngonze, walalalala, munyambe!
[03:30.38]Njagala omwana ono
[03:32.01]Ne bwemba mu ghetto
[03:32.99]Ne bwemba ntambula, buli wemba wona
[03:35.65]Ndowoza mwana ono
[03:37.41]Eh! Nze mpulira njakirira, njugumira, ndeberera, ngenderera
[03:40.62]Omukwanogwo gunsinziza amanyi
[03:42.86]Owomukwano, ayi, ayi, ayi mpulira bubi
[03:46.03]Walahi! Mpulira nga agudemu akazole (eh!)
[03:48.20]Eh! Nze mpulira njakirira, njugumira, ndeberera, ngenderera
[03:51.47]Omukwanogwo gunsinziza amanyi
[03:53.48]Owomukwano ayi, ayi, ayi mpulira bubi
[03:56.96]Walahi! Mpulira nga agudemu akazole (naye!)
[04:00.03]Singa nze Museveni (eh)
[04:02.64]Nandifuzenga nawe mu ntebbe, madam
[04:03.85]Nze nawe, gwe nange, ku ntebbe
[04:07.84]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga (mayilo z'ettaka, kikumi bwe ddu!)
[04:10.98]Ne bwoyagala nsi yonna nandijikuwade maama!
[04:13.38]Nandikunazizanga sente
[04:15.44]N'ozinaba, ne weyagala, bae
[04:18.80]Ne nkunogerayo emunyenye emu baby
[04:20.59]Ne bwoyagala biri oba ssatu oba mwezi gwenyi, ne bweba njuba
[04:24.16]Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear (maama nze!)
[04:26.85]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[04:29.47]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga (maama)
[04:32.54]Singa sente weeri (Nandikunazizanga sente)
[04:36.90]N'ozinaba, ne weyagala, owange
[04:40.67]Ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi
[04:43.37]Ye singa wali musada baby
[04:45.78]Nandifuzenga nawe mu ntebbe, madam
[04:47.84]Nandikuwade banddo muzima!
[04:51.53]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[04:56.80]Nandikunazizanga sente (n'ozinaba, ne weyagala baby baby)
[05:02.29]Ne nkunogerayo emunyenye emu baby
[05:04.17]Buli kirungi kikussana
[05:06.81]Buli kalungi kakussana maama (nandifuzenga nawe mu ntebbe, dear)
[05:09.35]Buli massanyu gakussana
[05:11.43]Eh, n'obulungi (nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga)
[05:14.71]Obo-bo-bo-bo-bo-bo-bo, munyambe, njagala omwana ono (Nandikunazizanga sente)
[05:20.74]Ye singa nalina amanyi, nandibuse mu banga (ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi)
[05:27.19]LRCFind.Com
This LRC file may not match your music if the duration is not the same. Click Edit below and simply apply an offset (+0.10 sec, -0.10 sec, etc.)
You May Listen Singa by Bobi Wine
1. Who is the singer of "Singa" song?
⇒ Bobi Wine has sung the song "Singa".
2. Which album is the "Singa" song from?
⇒ The song "Singa" is from the album Caroline.
3. In which language is the "Singa" song composed?
⇒ The song "Singa" is composed in the Swahili language.
4. What is the official duration of the "Singa" song?
⇒ The official duration of "Singa" is 05:28.54.
5. Can I reupload this LRC file on the internet?
⇒ Sorry, you are not allowed to reupload this LRC file on the internet without permission. This is only for your personal use.
6. Does this LRC file perfectly match the official song?
⇒ Yes, it does most of the time, but sometimes you may need to apply an offset using our tool, LRC File Maker (e.g., +10 or -10).
Bobi Wine - Singa